Ampisaawo lyrics - Rema Namakula

 Lyrics


Ampisaawo lyrics - Rema Namakula

...

Brian Beats

Awo woova

Nga tomanyi gy'ogenda

Amaziga go

Obulumi bwo

Ng'emigugu ogiwulira gikuyinze

Owulira ofa

Olina amaloboozi

Gakubuzaabuza amaloboozi

Mu maloboozi ago

Londamu erigamba nti osobola

Fuba oddemu amaanyi

Yimirira, ogambe nti osobola

Ampisaawo awo

Ooh mpitawo awo

Ampisaawo awo

Ooh mpitawo awo

Ampisaawo awo

Ooh mpitawo awo

Ampisaawo awo

Nzikiriza, mpitawo awo

Awo mu kkoona we wasibira

Wazibu nnyo (wazibu nnyo)

Nze nkulaba nga wawanika, n'olemerawo (hmmm)

Gye wakwata wabula

Komawo eno n'akulera

Guma nywera ku kkubo

Toseerera no n'ovaako

Amaanyi g'oyo akuli mu bwongo

Ge maanyi go ooh

Ye Katonda wo, takulekerera

Gwe mwekwate eeh

Ampisaawo awo

Ooh mpitawo awo (mu muliro)

Ampisaawo awo (ng'ennaku nnyingi)

Ooh mpitawo awo (nga bigaanye)

Ampisaawo awo (bonna nga bagenze)

Ooh mpitawo awo (ampisaawo awo)

Ampisaawo awo (eeh eh)

Nzikiriza, mpitawo awo

Dda ku maviivi (ku mavivi)

Nyweza essaala yo (musabe)

Yogera naye, mugambe ssebo

Sumulula omukisa

Gabirira emikono gyange

Nfune, mu ntuuyo zange ssebo

Obudde kabukye, kabuzibe

Nga ndaba omukisa

Ampisaawo awo

Ooh mpitawo awo

Ampisaawo awo

Ooh mpitawo awo

Ampisaawo awo (eeeh)

Ooh mpitawo awo (eh yeah, eh yeah)

Ampisaawo awo (oooh)

Nzikiriza, mpitawo awo

Ampisaawo awo

Ampisaawo awo oh

Ampisaawo awo

Nzikiriza, mpitawo wonnaEnd of Ampisaawo lyrics - Rema Namakula

Ampisaawo lyrics - Rema Namakula


Ampisaawo lyrics - Rema Namakula
Ampisaawo lyrics - Rema Namakula
Ampisaawo lyrics - Rema Namakula
Ampisaawo lyrics - Rema Namakula
Ampisaawo lyrics - Rema Namakula